"Nzigulira"
— غني بواسطة Jose Chameleone
"Nzigulira" هي أغنية تم أداؤها على أوغندا وتم إصدارها في 10 يونيه 2024 على القناة الرسمية لشركة التسجيل - "Jose Chameleone". اكتشف معلومات حصرية حول "Nzigulira". ابحث عن كلمات الأغنية لـ Nzigulira والترجمات وحقائق الأغنية. يتم تجميع الأرباح وصافي القيمة من خلال الرعاية والمصادر الأخرى وفقًا لمعلومات موجودة على الإنترنت. كم مرة ظهرت أغنية "Nzigulira" في قوائم الموسيقى المجمعة؟ "Nzigulira" هو فيديو موسيقي مشهور حصل على مواضع في أفضل المخططات الشهيرة ، مثل أفضل 100 أوغندا أغنية ، أفضل 40 أوغندا أغنية ، والمزيد.
|
Download New Songs
Listen & stream |
|

"Nzigulira" حقائق
وصلت "Nzigulira" إلى 893.3K إجمالي المشاهدات و 12.2K إبداءات الإعجاب على YouTube.
تم إرسال الأغنية في 10/06/2024 وقضت 47 أسابيع على المخططات.
الاسم الأصلي لمقطع الفيديو الموسيقي هو "JOSE CHAMELEONE: NZIGULIRA (OFFICIAL HD)".
تم نشر "Nzigulira" على Youtube على 09/06/2024 23:57:11.
"Nzigulira" كلمات الأغاني والملحنون وتسمية التسجيل
Jose Chameleone - Nzigulila (Official Music Video)
Audio: Audio One, Paddyman
Follow Jose Chameleone:
Instagram:
TikTok:
Facebook:
Twitter:
Lyrics:
Ooh oh ah
(Cha)Meleone na Paddy Man
Ooh oh ah
(Cha)Meleone, na Paddy Man
Nali mmanyi alina ensimbi
Azigattako emikwano nga mingi, eh
Nti oyo aba takyajeera
Aba n'emikisa gye ng'era takyakeera
Nebwayoya akawumbi
Kabeera mu nsonda wali mu kisenge
Naye kati kyenzudde emirembe n'obulamu biba mu Katonda
Kati kati natadde ebyokunsi siivulubane
Kannoonye Lugaba anjune anzijukire
Ssebo nga tolina Katonda
Nebwoba n'emmaali tolina Katonda obulamu bunyiga
Nsaba onnyanukule
Nina ebibuuzo bingi nsaba onzigulire (nsabye onnyanukule)
Emirimu gy'emikono gyange
Ayi Mukama nga mulimu emisanvu mingi (nsabye onnyanukule)
Ebikuba obulamu bingi
Mulimu Iwennemererwa era (nsabye onnyanukule)
Kati kangoberere amakubo go ebintu bikyuke (nsabye onnyanukule)
Waliwo Iwendulunkana mu bulamu
Ng'olwo nnoonya ekigulira Magala eddiba
Sonyiwa taata
Bingi tukola tuteekamu tetwenkanya
Minzaani tuzikyambuwa
Ne byetutunda tebikyawera tupambana
Abantu baluvu
Ebibyo babisuulawo Mukama
Nsaba mpanirira
Mpanula ng'onzizaayo mu makubo go nnamula
Omukisa gwange nagwo gumpe
N'ebirime byange obifukirire
Nsaba onnyanukule
Nina ebibuuzo bingi nsaba onzigulire (nsabye onnyanukule)
Emirimu gy'emikono gyange
Ayi Mukama nga mulimu emisanvu mingi (nsabye onnyanukule)
Ebikuba obulamu bingi
Mulimu Iwennemererwa era (nsabye onnyanukule)
Kati kangoberere amakubo go ebintu bikyuke (nsabye onnyanukule)
Waliwo Iwendulunkana mu bulamu
Ng'olwo noonya ekigulira Magala eddiba
Sonyiwa taata
Bingi tukola tuteekamu tetwenkanya
Minzaani tuzikyambuwa
Ne byetutunda tebikyawera tupambana
Abantu baluvul
Ebibyo babisuulawo Mukama
Nsaba mpanirira
Mpanula ng'onzizaayo mu makubo go nnamula
Omukisa gwange nagwo gumpe
N'ebirime byange obifukirire
Nsaba onnyanukule
Nina ebibuuzo bingi nsaba onzigulire (nsabye onnyanukule)
Emirimu gy emikono gyange
Ayi Mukama nga mulimu emisanvu mingi (nsabye onnyanukule)
Ebikuba obulamu bingi
Mulimu Iwennemererwa era (nsabye onnyanukule)
Kati kangoberere amakubo go ebintu bikyuke (nsabye onnyanukule)
#josechameleone #nzigulira #OfficialVideo
Copyright (C) 2024 Leone Island Music.